←
BBS TEREFAYINA130,768 posts
BBS TEREFAYINA avatar

BBS TEREFAYINA

@bbstvug

Eno ye Terefayina y'obwakabaka bwa Buganda ekuleetera ebisanyusa, Amawulire, Eby'abavubuka, eby'obuwangwa n' ennono saako n'ebyemizannyo | bbstv.ug/live

◷ Joined December 2015▧ 101,624 Photos and videos
BBS TEREFAYINA avatar
BBS TEREFAYINA@bbstvug·36m

Essomero lya St. Balikuddembe SS Mitala Maria lisiimye munnamawulire era akulira entambuza y'emirimu ku BBS Terefayina Steven Dunstan Busuulwa nerimuwa engule ng'omu ku baasomera ku ssomero lino abafuuse ab'omugaso mu ggwanga. Bino bibadde ku ssomero lino e Mitala Maria bweribadde lijaguza emyaka 60 bukya litandikibwawo era nga Ssaabasumba w'essaza ekkulu erya Kampala Paul Ssemogerere y'abadde omugenyi omukulu. Omukulu w'essomero Anne Najjuka agambye nti Busuulwa emirimu gyakola kati egy'amawulire yagitandika akyasoma mu siniya ku St. Balikuddembe era bamwenyumirizaamu nnyo. Busuulwa yasomera ku ssomero lino okuva mu siniya esooka okutuuka ku siniya ey'omukaaga. #Gambuuze #Ageesigika #BBSKATI

Post attachmentPost attachment
BBS TEREFAYINA avatar
BBS TEREFAYINA@bbstvug·3h

Uganda Airlines Kati Etuuka e Kigali Butereevu , Kyakwongera Okutumbula eby’Enfuna by’Eggwanga

3:29
BBS TEREFAYINA avatar
BBS TEREFAYINA@bbstvug·3h

Kawempe Muslim Ewangudde Ensimbi Ezisoba mu Kawumbi , Emalidde mu kya 4 mu CAF Women's Champions League . #Gambuuze

2:28
BBS TEREFAYINA avatar
BBS TEREFAYINA@bbstvug·3h

Owek. Waggwa Nsibirwa Alambudde Ekisaawe kya Buddu , Atenderezza Omulimu Ogwakakolebwako . #Gambuuze

3:23
BBS TEREFAYINA avatar
BBS TEREFAYINA@bbstvug·3h

Abatuuze Basula Bagomoka na Babbi , Bagamba Ababbi Basussizza Okubba Ebisolo Byabwe . #Gambuuze

2:57
BBS TEREFAYINA avatar
BBS TEREFAYINA@bbstvug·3h

Abavubi e Kalangala Bakukkuluma , Bagamba Waliwo Ababalemesa Okuvuba . #Gambuuze

2:51
BBS TEREFAYINA avatar
BBS TEREFAYINA@bbstvug·3h

Hajji Abdul Nadduli Ayogedde Ebirina Okugobererwa mu Kuteesa . #Gambuuze

3:36
BBS TEREFAYINA avatar
BBS TEREFAYINA@bbstvug·4h

Oludda Oluvuganya Lutaddewo Obukwakkulizo Okuteesa ne Gavumeti , Baagala Gavumenti Eyimbule Abasibe b’Ebyobufuzi Bonna. #Gambuuze

4:37
BBS TEREFAYINA avatar
BBS TEREFAYINA@bbstvug·4h

Ensisinkano ya Ssaabaminisita n'Abasuubuzi Tevuddeemu Kalungi , Basazeewo Okweyongerayo n'Akeediimo. #Gambuuze

5:17
BBS TEREFAYINA avatar
BBS TEREFAYINA@bbstvug·4h

Abasuubuzi n’Olwaleero Baggadde Amaduuka Gaabwe, Waliwo Abasuubuzi Abagguddewo ne Bakola . #Gambuuze

3:45
BBS TEREFAYINA avatar
BBS TEREFAYINA@bbstvug·4h

Abavubuka mwenna, Aba Uganda Country Coordinating Mechanism For The Global Fund (UCCM) babakubiriza okwetaba mu kalulu k’okulonda olukiiko lw’ekisanja kya 2027 – 2029 oluvunaanyizibwa ku kulwanyisa akawuka ka Siriimu (HIV), endwadde y’Akafuba TB n'Omusujja mu Uganda.Visit: globalfundccm.org.ug 📞 +256 759 700 820 #UgandaCCM #GlobalFund #HIV #Tuberculosis #Malaria #CommunityVoices #HealthForAll Handles to Tag on X @GlobalFund @TheGFUCCM @aidscommission @TASOUganda @UNYPA1 @MinofHealthUG @NAFOPHANU @mofpedU @UNASO18 @UKPC_UG @irc_uganda @MacisU23461 @tb_uganda @FUEmployersUg @unasuganda @RIMS_Ltd

Post attachment